EKIKA KY’NNYONYI
Olukiiko lw’ekika
Enakuz’omwezi : 27/01/2018
Omukubiliza wolukiko : Ssenyonjo Abel
EBYAVA MULUKIIKO LW’EKIKA OLWATULA MU KINAAWA BUSIRO
Abaliwo:-
Erinya Ekiffo Enyumba Esimu
1. Ssenyonjo Abel Mityana Bbale 0779705830
2. Ssebulime Charles Kinaawa Thomas 0705800815
3. Kyeyune Robert Kinaawa Thomas 0752596496
4. Mirimo Polotezia Bukomansimbi 0754646664
5. Kyeyune Experito Kinaawa Tomas Kyambadde 0782256535
6. Namugaba Rose Mityana Bbale 0782490945
7. Setabi Isaac Kalagi Bbale 0751955597
8. Nnyombi Ronald Kalagi Bale 077259595
9. Kalemba Muyanja Kinaawa Tomas Kyambadde 0757701959
10. Kivumbi Keneth Kikajo Bbale 0753553512
11. Musoke John Kikonge 0759284935
12. Babirye Grace Nanyombi Kalagi Bbale 0755136766
13. Zziwa Samson Kikonge Bbale Stanly 0754816606
14. Mpungu Ronald Kikonge Bbale Esero 0782495116
15. Natuma Patrick Kikonge Bbale Esero 0753587605
16. Nansubuga M Kajjansi 0752423243
17. Nassozi Immaculate Kyengera Mr. Ssozi 0775315319
18. Ssekandi Cosma Kyengera Mr. Ssozi 0702983718
19. Namuyanja Agnes Mityana Mr. Kalemba 0782816168
20. Nanyonga Margret Mityana Mr. Kalemba 0751426681
21. Ssemanda Johnbosco Kinaawa Kyeyune E. 078283624
22. Kyambadde Mbide Kitebi Nnyombi 0705336392
23. Namuyanja Phionah Kyengera Mr. Kalemba
24. Nanyonjo Gorret Kyengera Mr. Kalemba
25. Segujja Joseph Kyengera Mr. Ssozi
26. Namugaba Jane Musaaba Tito Nyago 078741989
27. Zziwa Godfrey Kyeyune
28. Kyambadde Robert Kikonge Bale 0785151672
29. Nanyombi M. Bandwe Thomas
30. Grace Nakyeyune Kyengera 0774589823
31. Nakamya Josephine Mityana Thomas 0784660706
32. Nabulime Justine Kyengera Thomas Mukasa
33. Ssalongo Mbazira Kyengera Thomas Mukasa 075058366
34. Zziwa Ronald Namasuba S. Lwanga 0700406932
35. Namirimu Jenefer Namasuba S. Lwanga 077445688
36. Nazziwa Ruth Bussabala 0789755859
37. Nabulime Prossco Kinaawa Kyeyune 0755228012
38. Nankuke Anne Makindye Nyago 0782676004
39. Kazibwe Joseph Namuƞƞona 0704247855
40. Ssenyonga Mike Bukomansibi 0785802905
41. Namuyanja Carolyn Mukono Kyeyune 0781287827
42. Nannyonga Gertrude Wakiso Kalemba 0787664816
43. Nannyonjo Mary Kinaawa Kyeyune 0700919497
44. Nanziri Ruth Kinaawa Kyeyune 0756814389
Ebyali mulukiko n’ebyaluvamu:-
Essala: twatandika n’essaala eyatuwebwa Namugaba Jane
Ekitibwa kya Buganda: twawebwa wkitibwa kya Buganda okuva ewa sebulime
Okwanirizibwa (Jjaja Kyeyune): Jjaja kyeyune yayaniriza bonna abaliwo nalaga wa gyetuva, era natugirayo
ekiwandiiko ekya wandikibwa D. L. K. Seruwu eky’olukiiko olwatuula e kalagi nga 12/11/1973 nasaba
kisomwe kuba gyetwava.
Okweyanjula: Twatandika okweyanjula buli omu gyava omulimu nabamuzaala.
Okusoma ebyaliwo mulukiiko olw’asooka e kalagi 18/11/2017. Era byasomwa ssenyonjo abel owe kalagi.
Omukubiriza w’olukiiko yategeeza olukiiko nti yafunye e baluwa okuva e kalagi ng’ekwata kunsonga ya
kizza Temiteewo.
Twalagibwa constitution ye nnyonyi e Nnyange era copi zatundibwa buli omu okwefunila eyiye okusobola
okutegeera enzirukanya y’ekika.
Olukiiko lwasalawo jjaja Kyeyune atutegeeze obuvo bwaffe n’obuddo naye yayimuka natutegeeza nti
byeyasobola okufunako by’ebyolukiiko lwe 12/11/1973 olwali e kalagi nasaba ekiwandiko ekyo kisomwe
era Zziwa Samson owe kikonge aveeyo agye asomere olukiiko ekiwandiko ekyo.
Yakisoma era nga kiraga gyetwava, essiga, olunyiriri, omutuba wamu ne bajjajaffe abedda abenjawulo
naye nga tusibuka Bbanga mu Ssese mu ssiga Nvubwa omwana we kiwukyeru Mbaziira mumutuba gwe
Nakkande e ntende bulamu busiro mu lunyiriri lwa nalwoga e nsonzi ssese
Omukubiriza yabasaba ebirowoozo n’ebibuuzo era okukubaganya ebirowoozo kutandiika
Omwami kyambadde owa taata nyombi yatutegeeza nti yagendako mulukiiko lw’ekika e Bulimu Kyaggwe
ne bamutegeeza nti essiga lyaffe telikiika munkiiko zakika era a benyonyi Nakinsige balikayanira
natugamba nti omutaka kibuye yavunanyizibwa ku byobuwangwa mukika nasaba tumulabe
atulambululire ebyaffe.
Jjaja Kyeyune yasaba tulonde abananonya omukulu w’ekika, katikiro, wamu n’owebyobuwangwa Kibuye
tumanye ebitukwatako n’okutambuza essiga lyaffe
Mukyala Namuyanja Agnes yawagira ekyokwenonya mukika kyaffe
Team enonyereza kubyekika yalondebwa.
1. Jjaja Kyeyune
2. Ssenyonjo Abel
3. Kazibwe Emmanuel
4. Kyambadde Mbidde
5. Namuyanja Agnes
6. Namugaba Rose
7. Zziwa Samson
Akakiiko kano tekaweredwa banga katandikirewo emirimu gyako
Okumanyagana okudako:
omukubiriza w’olukiiko yasaba balonde ekiffo era n’olunaku okumanyagana okudako wekulibera
Omwami Zziwa Ronald muzukulu wa Jjaja Lwanga yawaba omusango gwettaka ly’omugenzi Lwanga
litundiddwa Ssengawe era yasaba ayambibweko. Litundibwa twekembe Estate 0782 173587 ettaka
elyogerwako lyelye kiwumu Buloba eririko ekijja wamu n’elye Namasuba abakulu balyegabanya
Omwami kyeyune Robert yateesa nti balonde abakulu balondole eby’ettaka ly’omugenzi lwanga
Omwami kyambadde yateesa nti olukiko lw’ekika luwandikire abakwatibwako okutunda ettaka lya
Lwanga
Mwami Mpungu Ronald naye yateesa nti abavunanyizibwako kuttaka elyo bawandikibwe ebbaluwa
bagye mulukiiko lw’ekika
Omukubiliza w’olukiiko yasalawo okunonyereza kubyettaka ly’enamasuba lizzulibwe engeri
gyeryawandiidibwamu mu Buganda Land Board era nasaba ettaka ly’eKiwumu lisooke litekebweko
envumbo.
Enyimbe eziriwo zalagibwa
1. Olw’omugenzi Matiya Mirimu owe Bukuya lwakwabizibwa nga 29/6/2018.
2. Olw’omugenzi Sseruwu lukwasidwa jjaja Kyeyune akwatagane naba famire y’omugenzi abali
ebweru nawano lwabizibwe mu bwangu kubanga tulina bangi berusibye okukola emikolo
gyabwe. Okugeza okuwasa n’okwanjula era akakiiko kasalawo enyimbe endala zonna ezinaabawo
zigya kwabizibwa wamu n’olwamuzeeyi Sseruwu okugeza olw’omugenzi Nnanyonjo Betrice owa
Jjaja Lwanga olwayabizibwa e kitundu
3. Namayanja Claire yalaganya okuleeta omusajja omwaka guno
4. Margret Namirimu omugenzi naye teyaragibwa musika we mukika mwalimu abalongo
abazaridwa aba Ssebulime e masaka
Mwami Mpungu yateesa olukiiko lugende e kikonge
Taata kalemba yaleta ensonga nti olukiiko olwo okutuula tusoke tumareokunonyereza kunsonga z’essiga
lyaffe wekutuuse
Mwami Setabi (owa mzee Sseruwu) yagamba nti akiriziganya n’abekikonge okutegeka
Mwami Ssebulime naye yakiriza ab’ekikonge batuuze olukiiko
Akakiiko konna kakiriziganya ab’ekikonge bategeke okumanyagana okwo omukubiriza nakiyisa
Mwami Kyambadde yatesa nti olunaku olwo lulondebwe
Akakiiko kateseza nga ennaku z’omwezi 9/12/2018 olukiiko lw’okumanyagana lwelunatuula mumaka
g’omwami Mpungu Ronald e kikonge 0782495116
Mulukiko olwo tulimanyagana era n’okumanya lwetunadamu okutuula netudalawo buli nyumba, enzigya
bagye ne lisiti yamannya g’abaana bebazaala tubayingize ne mukitabo kyekika abatayingirangamu
Akakiko era kasawo buli muntu yenna kwolwo alina okugya n’abaana be bonna n’abazukulu
Olukiiko lwatesa okugoba mwami Kizza Temiteewo kikibanja kye kijja e kalagi mwami Mpungu yateesa
nagamba nti bamuwandikire ebbaluwa mubutongole kuba luli twamugamba bugambi mulukiiko
olwagwa
Omwami Kyambadde yateesa nti bamuwandikire ebbaluwa yekenyini atwenyonyolere oba yava mukika
oba akyalimu tuve kungambo
Akakiiko kasazeewo nti awandikirwe ebbaluwa emuyimiriza.
Akakiiko kasazewo ssenga alange omusika era bajjaja bamukirize ssenga yalanga omusika w’omugenzi
Namirimu Margret. Omusika ye Nanyonga Margret era bajjaja bamukiriza nebamulangirira mu kakiiko
okuba omusikawe agende akole emikolo naye agya kutuuzibwa mubutongole lwetunayabya olumbe
lwamuzeeyi Sseruwu e Nakulabye.
Ebitukidwako mulukiiko
Akakkiiko kalondedwa okutuuka kumukulu w’ekika
Abekika okuyingira munsonga zettaka ly’omugenzi lwanga era luwandiikidde ssenga w’abaana Nakiwu
Margret Namusisi yeyanjule nga 1172/2018 mu kinaawa.
Okuyimiriza Temiteewo kubyettaka era awandikidwa naye ebbaluwa mubutongole
Akakiiko kasazeewo enyimbe zabizibwe mubwangu naddala olw’amuzeeyi Sseruwu okusobola okuwa
abalala okola emikolo gyabwe
Muwala waffe Namuyanja okuleeta omusajja
Okuwandiika abaana n’abazukulu mumpya wamu nemunyumba zaffe bonna tubamanye
Ssenga okulaga omusika w’omugenzi Namirimu Margret
Olunnaku lw’okumanyagana lumanyisiddwa 9/12/2018 e kikonge era ne budget ekoleddwa
Okugulawo group yekika ku watsapp
Okusaawo ensawo y’ekika era akakiiko nekasalawo bulimuntu abengako nekyajjanakyo mukumanyagana
kyanassa munsawo y’ekika nga obusobozibwe bwebuli
Akakiiko kasazeewo ffena twenyigire mulunnaku lw’okumanyagana nga 9/12/2018 tuleme kululekela
banyumba emu.
Budget yakorebwa
1. Amatooke 4bags @150,000 600,000
2. Omuceere 100kg @3,500 350,000
3. Ennyama 100kg @10,000 1,000,000
4. Ebirungo 200,000
5. Omufumbi 500,000
6. Sound 400,000
7. Amazzi 30boxes @10,000 300,000
8. Tents / Chairs @120,000 360,000
9. Ebigwatebiraze 290,000
OMUGATTE 4,000,000
ZIGABANYIZIDWAMU BWEZITI
Kikonge 1,000,000
Kinaawa 1,000,000
Musaba 500,000
Kalagi 2,000,000
Sente zino zirigwayo mu mwezi gwomunana
Akatalekeka: jjaja Kyeyune yatusomera nga bwetulina okulanya
Essala eyagalawo yatuwebwa Ssenyonjo Mike
Omuwandisi
………………………………………………….….
Senyonjo Abel
Omukubiliza
…………………………………………………..…
Mpungu Ronald
Bikakasidwa
……………………………………………………….
Omukulu w’olugya